Omukulu Wa IMF Akyalidde Uganda

0
1162

Nankulu w’ekitongole ekirondoola ebyenkulaakulana mu mawanga okwetoloola ensi, ekya International Monetory Fund nga ono ye Christine Largade asoomozezza abakulembeze baakuno okwongera okwenyigira mu nsonga eziviirako obutabanguko okutandikira ddala mu maka, Uganda bweba yaakuwunyiriza ku nkulaakualana.
Largade akikkatirizza nti enkulakulana okubaawo emirembe mu bantu gyegirina okusooka okubaawo.
Omukyala ono ali ku bugenyi bwa nnaku nnya kuno nga yatuuse ggulo, era Bushrah Namirimu yaalondoola obugenyi bwono.
 
 
 
 

TagsIMF