Omuliro Gusanyizzaawo Akatale e Ntebe

0
601

Abasuubuzi bomu katale ko mu Kitooro e Ntebe bakeredde mu miranga oluvannyuuma lwa nabbambula w’omuliro okusanyaawo ebintu byabwe ebibalirilwamu obukadde nobukadde bw’ensimbi.
Abaduukirize bagamba nti omuliro guno ogutandise ku ssaawa 11 ng’obudde busasaana gusookedde mu birabo bya mmere era eno tewali kitasiddwa. Batebereza abakulembeeze okubokera akatale.