Omuliro Gwokeza Camic Foods

0
1111

Aba kampuni ya Camic Foods erongoosa ebyennyanja bagamba nti ebintu byebafiirirddwa bya bukadde, omuliro bwegukutte ekkolero lyabwe erisangibwa e Jinja mu Busoga.
Omuliro guno gwakutte ekkorero lino mu kiro ekikeesezza olwaleero, ku ssaawa nga mwenda mu ttumbi. Poliisi eyayitiddwa oluvannyuma esobodde okuzikiza omuliro guno.

Bannyini kkolero lino bagambanti webukeeredde ng’ebintu bya buwanana bwa nsimbi byebitokomokedde mu muyonga, oluvannyuma lw’okukwata omuliromu ttumbi.