Omupiira Gugweredde Mubikonde

0
743

Omupiira ogw’akamalirizo ogw’ekikopo kya Entebbe Super cup wakati wa Kiwafu Central ne katabi kitubulu guyiise mu dakiika ezisembayo oluvanyuma lw’abawagizi okweyiwa mukisaawe nebakuba omukomonsi wa firimbi ategerekese nga Pastor Male Sunde, olw’okugaana okuwa tiimu ya Kiwafu Central Peneti.
Okukakana nga abamu batwalidwa ku kabangali ya poliisi, nga n’Ente ebade ey’omuwanguzi tegabidwa.