Omupiira Gw'abali Wansi W'emyaka 1

0
1264

Empaka z’omupiira ezimanyidwa nga Inter Cities National Youth Championships ezabaana abali wansi w’emyaka e 17 zitongozedwa olwalero nga zakubawo ku lw’okusatu lwa sabiiti eno kisaawe kya SC Villa e kya Villa Park e Nsambya.
Empaka zino zaketabwamu tiimu okuva mu bitundu nga Wankulukuku, Kansanga, Luzira, Kamwokya nebirala bingi nga zakumala enaku nnya.