Omupoliisi Eyakuba Munnamawulire

0
1108

Omulamuzi wa kkooti ya Buganda road mu Kampala, Glades Kamasanyu ayongedeyo omusango oguvunanywa eyali aduumira poliisi ya Kampalamukadde Joram Mwesigye okutuusa ng’ennaku zomwezi 17/01/2017.
Kino kivudde ku kuba nti omuwabi wa Gavumenti ali mu musango guno, Patricia Cingtho mulwade tasobode kubeerawo.