Omusango Gwa Kahuma Gwa Wiki Ejja

1
821

Omusango eyali ssenkulu w’ekitongoke ekivunaanyizibwa ku mutindo mu ggwanga ekya Uganda National bureau of standards, Dr Terry Kahuma mwawabira bakamaabe ne gavumenti olw’okumugoba mu ngeri etaali ntuufi, n’olwaleero gw’ogezeddwayo okujtuusa nga 6 omwezi ogw’okusatu. Omulamuzi wa Kkooti enkulu mu Kampala Lydia Mugambe yayongezzaayo okuwulira omusango guno olw’abavunaanwa obutalabikako mu kkooti olwaleero.