Omusinga 'Aganda" Mu Kkooti Y'amagye

0
1325

Ensonga z’omusinga Charles Wesley Mumbere zandilinnya enkandaggo anti omuwaabi wa gavumenti elowooza kukyakumutwaala mu kooti ey’ekinamagye okumuwozesa emisango egyekuusa ku kukozesa emundu n’efujjo.
Okusinzira ku police Mumbere wakuzibwaayo mu kooti obudde bwonna ku misango emijja egyekuusa ku butemu, n’obutujju nga kigambibwa nti yagizza mu 2015 ne 2016.
Kino kiddiridde munna UPC Dan Oula, eyakwatibwa e Gulu kubikwatagana ku bulumbaganyi obwakolwa ku police ye Gulu naye okutwalibwa mu kooti y’amagye.