Omwana Okuzanya Kikulu Mukuyiga

0
1214

Kya makulu nnyo omuzadde yenna okugulira omwana ebyokuzanyisa, ateera nasaayo omulaka okulaba engeri omwana gyazanyisaamu ebintu bino.
Omwana yenna okukula nga yekiririzaamu kikulu nnyo, naye okimanyi nti okuzannya kyekimu kubiyamba omwana okwekiririzaamu.