Omwana Wo Amanyi Okunaaba Engalo?

0
700

Enkola ey’okunaaba mu ngalo ly’elimu ku ssomo omuntu yenna lyayiga okuviira ddala ku myaka emito era nga amasomero ggo gajjukiza bujjukiza ekyo abazadde kyebayigirizza abaana baabwe.
Naye abaffe abaana bayigirizibwa kyenkana ki kun kola eno ey’okunaaba mungalo?
Yye abaffe, bazadde bameka n’abasomesa bameka abalondoola abaana okukakasa nti ddala abaana bayize era nebassa mu nkola ekyo ekibayigiriziddwa?
Olwaleero Joyce Bagala akutuusako obukulu obuli mu kusomesa, okujjukiza n’okufaayo okulondoola abaana okukakasa nti banaaba mungalo mungeri entuufu.