Ono Okusoma Kukomye Wadde Yayita P.7

0
703

Essanyu ly’omuyizi yenna kwekuyita ebibuuzo ebya kamalirizo, olwo buli omu natandiika okwasanguza wa gyayagala okusomera.
Nampiima Jauharah mutuuze we Nabweru Katooke ebibuuzo byagenze okudda ngafunye obubonero musanvu mukazi watu enaku gyalina eyoza Lumonde anti bazadde be bakamutemye dda nti tebalina za sekendule era okusoma kukomye awo.

TagsPLE