Poliisi Bugyefuse N'abeesenza Mu Ntobazzi

0
738

Abavunanyizibwa ku butonde bwensi mu disitulikiti ye Kibuku nga bali wamu nabakulembeze ba disitulikiti eno banaabidde mu maaso abantu ababadde bakakkalabiza emirimu mu ntobazi nga bagamba nti beebamu ku baleese ekyeya.
Ekikwekweto kino ekikoleddwa mu lutobazi lw’e Limoto kiyodde abantu 13.