Pulezidenti Wa Somalia Ng'ayogera Ne NBS TV

0
1103

Mu kafubo ak’enjawulo omusasi wa NBS kaabaddemu ne pulezidenti wa Somalia, Hassan Sheikh Mohamud agambye nti ssinga anaawangulwa mu kalulu ka bonna akabindabinda mu ggwanga eryo, tajja kuloonzalonza okukwatamu ebibye okwamuka amaka g’obwa president.
Hassan Sheikh Mohamud era tayagala kuwulira gamba nti eggye lya Uganda People’s Defense forces live mu Somalia kuba lyeriwaniridde akalembereza akali mu ggwanga eryo

More News