RDC Alangidde Abakozi Ba Gavumenti Obubbi e Kavuma

0
1022

Eyali omubaka wa pulezidenti mu district y’eBuvuma Kyeyune Ssenyonjo ayambalidde abakozi ba gavumenti nabalangira obubbi bw’agambye nti butuuse ku daala eryelakiriza
Ssenyonjo asasidde abantu b’eBuvuma olw’ebizibu byebafumbekeddemu naddala eby’ettaka naye nga byonna biva ku bubbi bw’ettaka obwenyigirwaamu abakulembeze mu kitundu kino