Ssaabalamuzi Bert Katureebe Alayizza Abalondebwa ku Kakiiko K’ebyokulonda

0
1222

Olwaleero ssaabalamuzi wa Uganda Bart Katureebe alayizza abalondebwa ku kakiiko k’ebyokulonda nabasibirila entanda ey’okutegeka okulonda okwesigika bannayuganda. Ono era asabye ebitongole ebikwatibwako okukwatagana bategeke mangu okulonda kwa ba sentebe b’ebyaalo