Ssente Za Museveni Zikyalaalidde

0
990

Abavubuka abooza mmotoka mubifo ebyenjawulo e Mulago bemulugunyizza olwokulemererwa okufuna ku ssente ezabaweebwa omukulembeze we ggwanga omwaka oguwedde.
Aboozi b’emmotoka bano abaakazibwako erya Bakanaabe bagamba nti emisoso egyatekebwaawo omuntu mwayita okufuna ku nsimbi zino mikwambwe nnyo era tebannagganyulwa.