Ssente Z'akasiimo Zongedde Okulanda

0
706

Akakiiko ka paalimenti akassibwawo okunonyereza ku kasiimo k’obuwumbi Omukaaga pulezidenti zeyawa abaakola ku musango gw Tullow oil, katandise okwago.
Mu lutuula lwa leero ebisoose okuvaayo biraze nti ensimbi ezo zaali za kusasula bakozi ba ttendekero erimu eritayatuddwa era nga zaayisibwa paalimenti.
Wabula minisitule y’ebyensimbi bino ebisambazze kyokka neenenya nankulu wekitongole ekiwooza, Doris Akol olw’okupapa n’aggya nsimbi mu ggwanika ly’amafuta.