Ssenyiga W'ebinyonyi Atawona Azinze, Abasawo Basattira

0
1197

Ministry evunanyizibwa ku by’obulunzi nobulimi erabudde kukubalukawo kwekilwadde kya senyiga webinyoyi ekimanyiddwa nga bird flue.
Ekirwadde kino kizuliddwa mu Wakiso ne Masaka mu binyonyi byomunsiko nebirundibwa awaka oluvanyuma lwebinyonyi okusangibwa nga bifudde
Ekirwadde kino kiteberezebwa okuba nga kireteddwa ebinyonyi ebisengeku okuva mu Bulaaya nebijja kuno mu biseera by’butiti.