Supreme Mufti Edduwa Y'enkuba Egitutte Mpigi

0
822

Pereketya w’omusana ayakidde ebbanga akosezza bannayuganda bangi nga waliwo abatalina kyebalya yadde okunywa
Ku mbeera eno Supreme Mufti Sheikh Siliman Kasule Ndirangwa wasinzidde okukubiriza abasiraamu begayirile Katonda mu dduwa ey’awamu attonyese enkuba abantu basobole okulima emmere bawone enjala
Sheikh Ndirangwa okwogera bino abadde aggulawo omuzikiti eMpigi