Ssente Ezinaava mu Misinde Gy'amazaalibwa ga Kabaka Zaakuyamba ba 'Sickle Cells'

0
1162

Nga obuganda bwesunga amazalibwa ga Ssabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi II agakuzibwa buli nga 13 apuli, ag’emyaka 62 ensimbi ezigenda okuva mu misinde egikulembera emikolo zigenda kujjanjaba abatawanyizibwa ekirwadde kya sikoseero.
Ekirwadde kino kiri nnyo mu Buganda eranga wetagawo kawefube owamanyi okusomesa abantu bategeere engeri jebayinza okwewala okuzaala abalina ekirwadde kino.

TagsKabaka