Lufula Baagikolera Ebyapa Bina

0
1144

Ensonga za lufula esangibwa ku luguudo Portbell wano mu kibuga Kampala zitabudde Loodi Meeya Erias Lukwago natuuka n’okulangira naggaga Hassan Bassajjabalaba nti kkondo eyajja okubonyabonya Bannakampala .
Lukwago abadde mu kakiiko ka palaamenti akanoonyereza ku mivuyo egifumbekedde lufula eno katono akabiire mu kakiiko nga agamba Bassajjabala yamwogerako ebyensimatu okwagala okumwonoonera erinnya lye.