FDC Evumiridde Okusala Embalirira

0
1135

Ekibiina kya FDC kilumbye gavumenti ku nsonga y’okusala embalirira y’ensimbi ezissibwa mu bintu ebitali bimu nti wegutuuse erabika eyaala elabe nga munnansi aggwawo buggwi.
Kino kiddiridde gavumenti okufulumya enteekateeka y’embalirira ng’eraga nga ebintu ebimu nga ebyobulamu bwebigenda okukendeezebwako ku nsimbi ezibadde zibiweebwa buli mwaka.
Bushrah Namirimu abaddeyo mu lukungaana lwa buli wiiki ku kitebe kya FDC.

TagsFDC