Abacayina Bafiiridde Mu Muzigo

0
802

Poliisi ebakanye n’okunoonya abatemu abagambibwa okukkakkana ku bakazi Abachina ababiri ne babattira mu nnyumba e Makerere Kikoni.
Enju mwebaabatidde egambibwa okuba nga ebadde yaakapangisibwa omusajja Omuchina eyabuzeewo.