Abadde Afera Abagenda Ebweru Mukwate

0
629

Minister omubeezi ow’ebyemirimu Herbert Kabafunzaki akutidde bannayuganda okubeera abengendereza mu nkolagana nabanti sekinoomu ne kampuni ezigamba nti zifunira abantu emirimu ebweeru w’egwanga.
Webijidde nga minister ono yakazuula omusajja abbyeko abantu ebikumu nebikumi bya doola ng’abalimbyelimbye okubafunira emirimu ebweeru.
Omusajja ono abadde akozesa linnya lya Global Hopes International.