Abadde Asima Enju Katono Bamutte

0
760

Abantu b’e Gangu C bakedde kutwalira mateeka mu ngalo bwebakkakkanye ku muvubuka abadde asima ennyumba y’omutuuze nebakuba emiggo egimuggye mu budde. Omugenzi tabaddekko kiwandiikmo kyonna nga kiteeberezebwa abadde atemera mu gy’obukulu nga 28.