Abakolera Mu Park Yard Bawewedde

0
704

Olunaku lwa leero abasubuzi abakolera mu katale ka Nakivubo Parkyard bawakanyiza ekyokubagoba ku ttaka lyino nga bagamba nti tebajakwamuka kifo kino newankubade minisita yayisa ekilagironga ekibagoba.
Abasuduzi okwerama kiddirede bameeya ne bakansala abakulembera ekibuga kampala okukiriziganyiza nti basigale nga bakola oluvanyuma lwenteseganya kunsonga eno mulukungano olubade ku KCCA.