Abakulembeze B'ennono Bakole?

0
880

Ensonga za kyabazinga William Gabula Nadiope IV okuweebwa president omulimu gw’obwambassada tezinakakasibwa ng’ensonda enekusifu zitegezeza nti bijulidde Katukiiro wa Busoga, asuubirwa okulangirira mu butongole oba nga Kyabazinga anakola omulimu guno oba nedda.
Omwogeezi w’obwakyabazinga Andrew Ntange atugambye nti baali mukwebuza ku bekikwaato oluvanyuma Katukiiro alangirile ekisembaayo.