Abasasula Omusolo Mwebale

0
598

Ekitongole ekiwooza URA kirina esuubi nti omwaaka gw’ebyensimbi guno bajjakusobola okukungaanya trillion 12 n’omusobyo
Commissioner mu URA Siraj Kanyesige agamba nti okusinzira ku nsimbi trillion namba nekitundu gyebakungaanya mu mweezi gwa December gwokka kyeyoleka nti ekirubirilwa bajjakukitukako n’okuyisawo era nga Agamba nti kivudde kun kola zebataddewo ezanguya enkugaanya y’emisolo.