Abasiimuula Woofisi Babalaase
Akakiiko ka palamenti akabuulirizza ku kasiimo ak’obuwumbi 6 president Museveni bweyawa abaali mu musango gwa mafuta, kongedde okunyuma ku luno abalongoosa wofiisi n’okuwereza caayi bwe batenderezza omutonzi olw’omusimbi gwebaayoola ogwali gubulako okubayuza ensawo.