Abasoga Balagidde Kyabazinga Alekulire, Akole Ebya Museveni

0
1159

Abakwatibwako ensonga z’Obwakyabazinga bwa Busoga bavuddeyo ku nsonga za Kyabazinga n’Olukiiko lwa Busoga okukkiriza Kyabazinga William Wilberforce Gabula Kadhumbula Nadiope IV, akole obwa Ambasada mu woofiisi ya pulezidenti.
Abasoga bagamba, nti Kyabazinga alina kulondako kimu, akole ekyo era nga bw’aba yakkirizza omulimu gwa Museveni, baagala ave mu lubiri.