Abasomesa Ababadde Basomesa Ng'oluwummula Telunaggwa Bakwatiddwa

0
1102

Abakulira ebyenjigiriza mu disitulikiti ye Mubende nga
bayambibwako poliisi baliko amasomero g’obwannannyini
ataano ge bagadde olwo abasomesa ne bebasanzeemu nebabatwalira ku migwa ng’embuzi nga babalanga kugaggulawo ng’olunaku olutongole terunnatuuka.
Abakulu era bagamba nti amasomero agaggaddwa tegalina bisaanyizo bibakkiriza kusomesa mwana wa ggwanga.