Abasomesa Baanukudde Muka Museveni

0
843

Wadde gav’t yavuddeyo kunsonga y’ebisale byamasomero ebyongezebwa buli olukya , abasomesa bo omusango bagutadde ku ministry yebyenjigirirza nti tekoze mulimu gwayo era nebasaba minister Janet Kataha Museveni anoonyereze kunsonga eno okumanyira ddala obuzibu webuva olwo busobole okunogerwa eddagala.