Abatunda Emmere Ebweru Badaaga, Eddaga Elifuuyira Libalemesezza

0
833

Abatunda ebibala n’ebivaavava bya Uganda ebweru bali mu bweraliikirivu obw’ekitalo oluvannyuma lw’akatale ka Bulaaya okubizira nga kagamba nti birimu eddagala lingi eritasaanidde kuliibwa muntu.
Ebisinze okukosebwa ze ntula ne biringanya.