Abava E Burundi Kata Bakube Minisita

0
718

Poliisi yeeyitiddwa okukkakkanya ababundabunda Abalundi abakuumirwa mu nkambi y’e Nakivale abawakanyizza okukyala kwa minisita waabwe owensonga z’omunda mu ggwanga. Minisita abadde agenze mu nkambi eno okuwooyawooya n’okusaba banne baddeyo eka bakulaakulanye ensi yaabwe kyokka nebakamutema nti bo tebasobola kuddayo nga Nkrunziza ye Pulezidenti.