Abeesenza Ku Ttaka Lya Ekelezia E Busaabala

0
1219

Abatuuze abeesenza ku ttaka ly’e kelezia eya St. Joseph Busaabala boolekedde okubundabunda olwa kelezia okubafubutula ng’egamba nti tewali yabawa lukusa kubeera ttaka lino. Ekiragiro kya kkooti ekibaweereddwa olwaleero kibabuusizza enswa ne bawera nti ssi baakuwaawo kubanga ettaka lino baaligula na nsimbi zaabwe.