Akubye Mutabani We Emiggo Lwa Buggya

0
675

Abatuuze b’omu Kimwanyi zone e Wandegeya bawazewaze mutuuze munaabwe ne bamutwala ku poliisi nga bamulanga kukuba mwana wa mujjawe miggo ekimuyubudde omubiri.
Abatuuze balumirizza munnaabwe nti ssi gwegusoose okukuba omwana ono mu ngerie mbi ekibatiisizza nti ayinza n’okumittira mu nnyumba.