Amagezi Muliro Bweguzikira Ogukima Muno

0
720

Abaganda bagamba amagezi Muliro bweguzikira ogujja ewa muno na bwebatyo abakulemeze ba disitulikiti y’e Mubende babitaddemu engatto nebaggya e Wakiso okubaako byebayigira ku disitulikiti eno, ate aba booda booda b’e ntebe olukooye okubonaaboona nebalumba RDC bamubuulire ebizibu byebasanga.