Bannayuganda Bongedde Okujjumbira Okukebera Emmotoka

0
1184

Bannayuganda batandise okujumbira kawefube wa Safe Drive yatongozebwe ekitongole kya SGS Uganda limited mu kawefube wokukendeza obubenje bwebiduka mu ggwanga mukampeini eyatibwa safe drive Uganda, bannayuganda bangi kati batandise okujumbira enkola eno.
Era okusinzira ku akulira station ye kawanda Yusuf Sesaazi agamba nti omwendo gwemuto gugenda gweyogera buli lunaku era wetogerera emotoka ezisoba mu 100 zebakolako buli lunaku.