Bano Beevuma Eyabaletedde Enkuba

0
533

Abatuuze b’omu Ggombolola y’e Muko mu district y’e Rubanda gebakaaba gebakomba oluvannyuma lw’enkuba okusanyaawo ebirime byabwe ebibadde batuuse okukungula.
Enkuba eno eyatonnyedde essaawa ebbiri zokka evuddeko n’abataba agasaanyizzaawo enju eziwerera ddala 15.