Besigye Atutte Kkooti Mu Kkooti

0
590

Col Kiiza Besigye nolwaleero azzeemu okweyanjula eri kooti okutuukiriza obukwakulizo obwamuweebwa ku musango gw’okwelayiza kubwa president oluvanyuma lw’akalulu ka 2016.
Nga bulijjo era omusango tegunatekebwaako budde kuwulirizibwa ekimuwalirizza okukuba ekitongole ekiramuzi mu mbuga olwokumubonyabonya n’okwonoona obudde bwe.

More News