Ebibiina By'abakozi Bisitukiddemu

0
914

Ekibina ekitaba abakozi ekya Central Organization of Free Trade Union (COFTU)kibikudde ekyama nga bwekyigenda okutandiika okulambula ebifo byona abakozi webakolera okulaba embera nga bweli mubifo biino.
Mulukungana lwabanamawulire lwebatuziza kukitebe kyabwe eNtinda, baano bagambye alipota enyinji ezilaga abakozi nga bwebatulugunyiziddwa kumirimo kyekibawaliliza okutongonza enkola eno eyokulambula ebifo byona abakozi webakolera.

TagsCOFTU