Ebigezo Bya Haaya Bifulumye

0
1060

Ministule y’ebyenjigiriza n’emizannyo ekakasizza nga gavumenti bwegenda okwongera amaanyi mu nsomesa ya ssaayansi, kubanga ekizudde nti amasomo gano gakyakolebwa bubi nnyo ddala newankubadde nga gateereddwako essira.
Olwaleero minisita w’ebyenjigiriza Janet Kataha Museveni afulumizza ebyava mu bigezo bya haaya oby’omwaka 2016, kyokka nga biraga nti amasomo ga ssaayansi gakyameggera ddala abayizi.