Ebyabasawo Bifulumye, Baayise

0
858

Minisita w’ebyenjigiriza Janet Kataaha Museveni asoomoozezza abasawo okukendeeza ku bukambwe bwebakozesa mu mirimu gyabwe ng’agamba nti nabo baviiriddeko enkulaakulana y’eggwanga okuzingama anti teri ggwanga likula ng’abantu bali mu mbeera mbi.
Muky. Museveni asinzidde ku woofiisi ye ewabaddeokufulumya ebyavudde mu bigezo by’abasawo n’abazaalisa eby’omwak aoguwedde n’akuutira abasomesa n’ababangula abasawo okufangayo ennyo okujjukiza abayizi empisa ezifuga omulimu gwabwe.