Ekisulo Ky'abayizi Kisaanyeewo

0
728

Abayizi ba Busalamu SS e Luuka abasoba mu 200 basimattuse nabbambula w’omuliro asaanyizzaawo ekizimbe kiramba okuli ebisulo byabwe.
Omuliro guno abayizi baguteebereza okuba nga guvudde ku masannyalaze.