Erinnya Lya 'Uganda Airlines' Kati Lufumo, Eyaligula Bagaanye Okumwogera

0
928

Eyaloga Uganda omuntu bwagamba nti akyawanise embugo tokyewuunya anti wadde wabaddewo enteekateekaz ezuukusa ekitongole ky’ennyonyi y’eggwanga naye enteekateeka zino zaandigwa obutaka kubanga erinnya lyagulibwa
Ababaka kata bagwewo ekigwo minisita omubeezi ow’emirimu Aggrey bagiire bwakabatemye, nti waliwo munnayuganda omugezigezi eyagula erinnya lino n’alyezza nga kati ekisoboka kwekuzza ennyonyi eno naye mu linnya eddala