Essanyu Ery'ekikungo Mu Kkanisa

0
770

Olunaku lwa leero Kanisa ya Miracle Centre Cathedral e Lubaga egase emigogo gy’abagole egyiwerera ddala 200. Abagole bano bagattiddwa omusumba omukulu ow’ekkanisa eno Robert Kayanja.