Essanyu N'okusagambiza Mu Bayise Ebigezo
Ate awalala wonna naddala ku masomero kujaganya na kubinuka bajjere eri abo abaayise ebigo.
Abasasi baffe batuuse mu bifo ebyenjawulo nga abazadde, abasomesa, abayizi abaatuula ebigezo kko n’abakyasoma bangi tubasanze mu mbuutu.