Express Eguze Abazannyi Abagwira

0
491

Tiimu ya Express fc eyakazibako erya mukwano gw’abangi eyanjude omukomonsi wa firimbi Ivan Kintu okukulira emirimu ku tiimu eno ng’ono asikide Hamza Junju eyalekulide.
Ate e Lugogo, KCCA FC ekuziza abasambi mukaaga okuva mu tiimu y’abali wansi w’emyaka e 17, n’ebateeka mu tiimu enkulu.