Gavana ne Kaliisoliiso Beewozezezzaakoku Kasiimo

0
418

Akakiiko akanoonyereza ku nsimbi president Museveni zeyawa abaawangula omusango gw’amafuta kongedde okukukunganya obujulizi ng’olwaleero kaliisoliiso wa Gavt, Irene Mulyagonja eno agiyise nguzi yennyi sso nga ate omubalirizi w’ebitabo by Gavt agamba nti tebaamwebuzaako.
Gavana wa bbanka enkulu, Emmanuel Tumusiime Mutebile yaasoose mu kakiiko kano.