Ingrid Turinawe Ababaka Bamutabukidde

0
1494

Olwaleero paalimenti ekutte omuliro abantu abenjawulo abeesimbyewo okuvuganya ku bifo by’obubaka bwa paalimenti ya East Africa bwebabadde basaba ababaka obululu obunaabatwala mu Arusha e Tanzania.
Kyokka mu bonna, munna FDC Ingrid Turinaawe yasinze okusanga akaseera akazibu, ababaka okusingira ddala aba NRM bwebamukubye olube olubuze n’okumulemesa okwogera.

More News